Okuwogganya eng'ombe n'ebintu ebirala ebivaamu amaloboozi kuyingidde olunaku olw'okubiri. Olunaku lw'eggulo poliisi yawandiika ennamba za motoka wamu ne pikipiki ezalengerwa mu kwekalakaasa kuno, okwalangirirwa aba Activist for change sabiiti ewedde. Poliisi erabudde nti egenda kufulumya ennamba za motoka zino zikwatibwe ba nyinni zo baggulweko emisango.
Ещё видео!