Okuva Uganda lweyafuna obwetwaze mu 1962, eriyo bannayuganda abalowooza nti era guno gwe mwaka Uganda lweyazaaliibwa ng’eggwanga. Waliwo bannayuganda okuva mu Bungereza abavuddeyo okuwakanya endowooza eno, nga bbo bagamba nti Uganda ng’eggwanga lyabangibwawo mu mwaka gwa 1893.
#NTVNews #Akawungeezi #UgandaAt56
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!