Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abaami okuwasa abakyala abava mu maka amagunjufu era agalina omukululo nti yengeri yoka gyebagenda okukyuusamu emaka gaabwe okufuuka agekitibwa.
Bino katikkiro abyogeredde Bulenga bwabadde agenze okukubagiza famille emuzalira omukyala Margret Mayiga oluvanyuma lw'okuviibwako omukadde omukyala mungu gweyajuludde olunaku lw'enggulo
#BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI
Subscribe to Our Channel
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Watch Live on [ Ссылка ]
Ещё видео!