Omubaka wa munisipaali y’e Kitgum Beatrice Anywar agamba nti talina buzibu kukola na Pulezidenti Museveni mu kifo kyona singa aba ayitiddwa . Anywar agamba nti nebwebuba bwa minisita abwaaniriza. Kinajjukirwa nti mu kulonda ku kuggyawo emikono ku myaka gy’omukulembeze , Anywar abangi gwebakyatwala nga ow’oludda oluvuganya era nga amaze ebanga nga akolokota gavumenti ya Pulezidenti Museveni, kino yakiwagira.
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!