Abantu abali ku ttaka lya Kabaka erisangibwa e Kimenyedde mu disitrict y'e mukono bategezeza nga bwebatasuubira kwamuka ttaka lino kwebamaze emyaka n'ebisiibo. Ettaka lino gavumenti ya Ssaabasajja ly'egamba okuwaayo eri aba kampuuni ya SCOUL, okulimirako ebikajjo, mu kifo ky'okubisimba mu mabira. Mengo egamba nti nneetegefu okuliyirira abo abali ku ttaka lino.
Ещё видео!