Waliwo munnamateeka akubye ebituuli mu Kkooti ya poliisi ewozesa abasirikale abamenye amateeka ssaako n’okusiiwuuka empisa.
Ono agamba nti wadde nga Kkooti eno yatekebwawo mu mateeka, engeri gyedukanyizibwamu tegoberera mateeka.
Wetwogerera ng’abadde aduumira poliisi e Buyende Muhammad Kirumira alindirira kulabikako mu kkooti eno ku misango egyekuusa ku kusiiwuuka empisa
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!