Enjatula Mu Luganda - YESU MUKAMA WEGGULU (2) Luganda Hymns Mp3 - Church Of Uganda - Injibs
-------- Hymn Lyrics: ----------------------------
2 Hymn
1
Yesu Mukama W’eggulu, Ggwe Kitiibwa kya kitaffe,
Ggwe musa gw’emirembe, Ogumalawo enzikiza.
2
Jjangu njuba y’omu ggulu, Tumulise n’ekisa kyo,
Omwoyo omutukuvu, Atuule mu myoyo gyaffe.
3
Nyweza okukkiriza muffe, Ofuge emibiri gyaffe,
Tuwe emirembe n’essanyu, Bukuusa bwonna buggwewo.
4
Otukuze essanyu lyaffe, Mu lunaku lwaffe luno,
Tuwe emirembe n’essanyu, Obudde nga buwungedde.
5
Tukusaba kino kyokka, Otuwe okukujjukira,
Buli nkya na buli kiro, Tukusuute Mulokozi.
------------- Contents of Video ----------------------
0:00 - Intro
LISTEN TO LUGANDA AUDIO BIBLE:
[ Ссылка ]
SUBSCRIBE TO THIS CHANNEL:
[ Ссылка ]
These are luganda hymns like for example abatambuze bayita and these luganda hymns songs are also shared on the luganda hymns youtube channel so in case you are searching for luganda anglican hymns, this is the place for you.
These hymns songs are also hymns with lyrics, hymns of faith and also hymns of praise so if you want other anglican hymns or maybe protestant hymns, these hymns and psalms are what you need.
zino enyimba za krist z'enyimba eza Katonda era choir hymns sng by namirembe cathedral choir and the namirembe choir is a church of uganda choir situated at namirembe cathedral.
Wuliriza enyimba ezamaloboozi with hymns.
SHARE THIS VIDEO:
[ Ссылка ]
VISIT WEBSITE:
[ Ссылка ]
#lugandahymns #churchofuganda #namirembechathedralchoir
Ещё видео!