Nampala wa NRM Thomas Tayebwa atubulidde nti bakuleeta enongosereza mu ssemateeka okwongeraku budde omulina okulondebwa sipiika singa abaddeko afiira mu ntebbe.
Tayebwa agamba nti ssemateeka obutakiriza palamenti kukola mulimu gwona nga sipiika omupya tanalondebwa kitadde palamenti mu kifananyi ekibi eri banna uganda olw'okutandika okunoonya omusika wa Oulanyah ngatanaba nakuziikibwa.
Go agava mu kakiiko akafuzi ka CEC galaga nga bwebasazeewo ekifo kyobwa sipiika kivuganyizibweko Anite Among abadde omumyuka wa Jacob Oulanya.
Kino kikoleddwa okuleetawo obumu mu Palamenti.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!