Teli Akwenkana means there is none like you. This is the second song of my Gospel album, written by Isaiah Katumwa.
At that time, I fell in love with how it transformed my relationship with God to a whole new level. It was then that I knew praise to our God comes in different ways and mine was through the gift that he gave me. I hope you find your way through this song.
Don't forget to subscribe to my channel and share. Thanks.
LYRICS FOR TELI AKWENKANA
Verse:
Ngenda nenebuuza bano abawakana nga Katonda Wange gyaali
Kyokka nga wamanyi
Nenebuuza nabakiliza nayenga babusabusa
ummm balikuki
An'ilaba wansi womusingi gwensi ako akosolya ke ggulu
An'ilaba ensooda zensi
Ne mumitima gyaffe munda
Ki bamunoonya munyanja
Lwaki bamunoonya munsoozi
Abamu bamunoonya mumiti
Kale obitonde obutonde
Chorus:
Ani Yatonda ebitonde (Alivaawa mwenkana)
Ani yategek'amawanga (Alivaawa mwenkana)
Ani yatandika omuzadde
Alivaawa mwenkana
Ani yasengek'ebizinga
Alivaawa mwenkana
Bamunoonya munyanja aahh
Bamunoonya munsozi
Aahh
Verse:
Yenanyini byonna
Kabaka we ggulu erafuga byonna
Abo abalala bitonde
Atwagala ffena nebitweyagaza yeyabituwa yekka
Gwelaba okyassa
Ani Alaba emitawaana gyakinoomu ebyo ebizibu mwoyita
Ani akuwa manyi nesuubi
Nakuwanguza entalo
Lwaki....
Chorus:
Bridge:
Ngenda nenemwa byenkola
Nenebuuza byakola
Nenewunya kale ani
Ani mbuuza
ani...yatonda....... (chorus)
Eeh
Yeyasengeka ebizinga
Yakulukus'emigga
Nayambaza amalanga
Yawanilira enjube eyo
Yaliisa ne nyonyi
Leka muwaane Yesu
Yawoonya bakigala
Nabazibe balaba
Yazukiza abafu
Leka muwaane nange
Bakabaka abasinga
Feeza NE Zaabu abisinga
Byonna abisingaaaa
Eeh kamuwaane Yesu
Kamuwaane Taata
Teli Akwenkana Ani by Rachel Namubiru
Теги
musicworshippraiseWorshipAcousticVocalsGospelVocalistlive musichymnsRachel NamubiruWorshiperWorshippergospel musicgospel music 2022black gospel musicfavorite gospel musicgospel songsgospel christmasgreatest hits gospel musicfavorite gospel music 2022gospel channeltop gospel songsgospel music 2022.gospel songswow gospel christmasblack gospel songschristian musicugandan musicAfrican musicTrending musicchurch music