E Masanafu eyo okuliraana ekibuga Kampala, abaayo baaguddemu entiisa mu kiro ekikeseezza olwaleero, omusajja bweyeekumyeko omuliro nateta nga kigambibwa mbu ensonga yavudde ku muganzi we ow’ebbali okumukyawa. Poliisi yayitiddwa bukubirire okuddusa Edgar Kyamunywa mu ddwaliro e Kiruddu okufuna obujanjjabi.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!