Minisita omubezi owe byettaka Sam Mayanja ayambalidde poliisi olw’okuziimula ekiragiro kye yayisa mu kugezaako okugonjooola enkaayana ku ttaka erisangibwa ku kyalo Bataka - Nabbingo mu kyengera Town Council Ettaka lino eriweza yiika bibiri likaayanira baaluganda mu nnyumba y'omugezi Andrew Mugerwa Mayanja yali alagidde eyeeyita omusika wa Mugerwa amanyiddwa nga Lawrence Kiggundu akwatibwa n'aboluganda lwe baddizibwa ku ttaka, poliisi kye yagamba nti tekyali mu mateeka. #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!