MARIA NNYAFFE OTUYAMBE.
Composed By: White Father Missionaries to Uganda
Arranged by: Michael Edward Mukisa
Recording Choir: The Cherubim Chamber Chorale
Directed by: Jude Luwaga
Mixed and mastered by: Jude Mugerwa
Lyric Video by: Julius Kiyimba.
25th march 2020.
Ab'oluganda abaagalwa, abantu ba Katonda mwenna, twetabe wamu twegayirire Omukama Katonda waffe atugirire ekisa, atuwonye obulwadde buno obwa Covid-19 obumalawo ensi! Tusitule emitima gyaffe tugiraze gy'ali nga tukkiriza nti tayinza kutuleka kuzikirira! Oluyimba luno lubeere essaala ya buli omu mu kaseera akazibu kano ke tulimu. Nnyaffe Biikira Maria, mukubagiza w'abanaku era bulamu bwa balwadde, atuwolereze eri Omwana we, akkakkanye omuyaga gwe tulimu.
Jude Luwaga
M.D The Cherubim Chamber Chorale.
[ Ссылка ]?
Ещё видео!