Abakulembeze mu disitulikiti y’e Buliisa bali mu bweraliikirivu olw’abaana abafuna embuto nga tebannetuuka, nebatuuka n’okuyingira obufumbo ku myaka emito.
Okusinziira ku Benard Barugahara, akulira eby’enkulaakulana ku disitulikiti y’e Buliisa, entabwe evudde ku bwavu obususse mu kitundu, n’eby’obuwangwa abantu byebasoosowaza.
Ещё видео!