🎵Follow The Lyric Home Official Spotify playlist: [ Ссылка ]...
🎧Nandor Love - Embalasi (Lyrics)
⏬Stream / Download: [ Ссылка ]
🔔Turn on notification bell to stay updated with new uploads!
❤️Follow our Spotify Ugandan latest music uploads: [ Ссылка ]
👉Nandor Love
•[ Ссылка ]==
•[ Ссылка ]
•[ Ссылка ]
•[ Ссылка ]
……….
🎤Lyrics: Embalasi by Nandor Love
Alinamu alinamu embadi, saagala kumulaba na somebody
Saagala abe ne somebody, alinamu alinamu emoddi
Era kati nibwemulaba njaganya, Embalasi najizudemu ekyama
Abo abalala nibwebalekana, afazaali Njisibira ku kyemanga
Sipiidi bweba kyenda(eyeee), abalala ntinkwenda(ayeee)
Ate tayine nkyoonga(eyee)abalala ntinkwenda(ayeee)
Eno embalasi y’omurasi, ekuvuga nekuleka bulaasi
Kamukiringi kamugo flat, siva ku mbalasi y’omurasi(aloo)

Toyinza butateguka bwowulira ku bigambo by’omurasi(enhee)
Maviivi gonna ku ttaka bwolaba ku mbalasi y’omurasi
Yegwe alinterekera ebyama, sisobola nakukwegaaana
Nkuliyo nkuliyo kyana, abo abalala belimba
Sipiidi bweba kyenda(ayeee)abalala
NTinkwenda(ayee)
Ate tayine nkyoonga(eyee)abalala ntinkwenda(ayeee)
Eno embalasi y’omurasi, ekuvuga nekuleka bulaasi
Kamukiringi kamugo flat, siva ku mbalasi y’omurasi(aloo)
Eno embalasi y’omurasi, ekuvuga nekuleka bulaasi
Kamukiringi kamugo flat, siva ku mbalasi y’omurasi(aloo)
Alinamu alinamu embadi, saagala kumulaba na somebody
Saagala abe ne somebody, alinamu alinamu emoddi
Era kati nibwemulaba njaganya, Embalasi najizudemu ekyama
Abo abalala nibwebalekana, afazaali Njisibira ku kyemanga
Eno embalasi y’omurasi, ekuvuga nekuleka bulaasi
Kamukiringi kamugo flat, siva ku mbalasi y’omurasi(aloo)
Eno embalasi y’omurasi, ekuvuga nekuleka bulaasi
Kamukiringi kamugo flat, siva ku mbalasi y’omurasi(aloo)
Sipiidi bweba kyenda(ayeee)abalala
NTinkwenda(ayee)
Ate tayine nkyoonga(eyee)abalala ntinkwenda(ayeee)
Tags
Nandor love new song
Nandor Love Embalasi lyrics
Embalasi lyrics by Nandor Love
Embalasi by Nandor Love
#NandorLove #Embalasi #lyrics #music
Ещё видео!