[ Ссылка ]
Emirimu gisannyaladde ku kyalo Mafubira mu disitulikiti y'e Jinja, abatuuze bwe bavudde mu mbeera ne beegugunga nga bawakanya eky'abavugira motoka ku luguudo lw'omu kitundu kino endiima ekiviiriddeko abantu baabwe bangi okufiira mu bubenje. Bino byonna biddiridde motoka ya kamunye ebadde ewenyuka okutomera owa Boda boda atategerekese bimukwatako n'afiirawo. Abantu basudde agayinja mu luguudo wakati ko n'okulujjuza ettaka era nga tewali motoka ebadde eyinza kuyitawo.
Ещё видео!