Poliisi ekakasizza nga bwewaliwo omuntu omu akubiddwa amasasi n’afa mu kanyoolagano akabaddewo wakati w’abatuuze ku kyalo Kito e Kira mu district y’e Wakiso.Abakuumi ba kampuni y’obwannanyini eyitibwa SG the Guardians bebagambibwa okukuba amasasi agasse omutuuze ono.Entabwe evudde ku ttaka erigambibwa okuba erya Alice Nabitosi omuntu omu ly’abadde aleseeko ebimotoka bi wetiiye okulisenda.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!