Baibuli Luganda - YOSWA 9 - Luganda Bible Audio - Ekitabo Ekitukuvu -Church Of Uganda-Injibs
------------- NOTE ----------------------
Tutandise okumenyamenya mu verses. Ssi mu kusoma, naye ku video wansi ojjakulaba akanyiriri akamyuufu, keeyawuddemu in all the verses. Bwokakwatako ojjakulaba nga kakutegeeza buli verse nennamba yaayo. B'okakoonako kajjakukutwaala butereevu ku verse eyo
------------- SCRIPTURE ----------------------
Awo, bakabaka bonna abaali emitala wa Yoludaani, mu nsi ey'ensozi, ne mu nsenyi, ne ku ttale lyonna ery'ennyanja ennene Lebanooni gye lusimba, Abakiiti, n'Abamoli, n'Abakanani, n'Abaperizi n'Abakiivi, Abayebusi, bwe baakiwulira;
2 ne balyoka bakuŋŋaanira wamu, okulwanyisa Yoswa n'Abaisiraeri, n'omwoyo gumu.
3 Naye abaali mu Gibyoni bwe baawulira Yoswa bye yakola ku yeriko ne Ayi,
4 ne basala amagezi, ne bagenda ne beefuula ng'ababaka, ne batwala ensawo enkadde ku ndogoyi zaabwe, n'amaliba ag'omwenge amakadde agaayulika agaatungirirwa;
5 n'engatto enkadde ezibotose mu bigere byabwe, era nga bambadde ebyambalo ebikadde; n’emmere yonna ey'entanda yaabwe ng'ekaliridde ng'ekutte obukuku.
6 Ne bajja eri Yoswa mu lusiisira Girugaali, ne bamugamba ye n'abantu ba Isiraeri nti Tuvudde mu nsi wala: kale kaakano mulagaane naffe:
------------- Bible Verses ----------------------
0:00 - Intro
0:16 - Verse 1
0:37 - Verse 2
0:43 - Verse 3
0:48 - Verse 4
1:00 - Verse 5
1:11 - Verse 6
1:23 - Verse 7
1:32 - Verse 8
1:42 - Verse 9
1:53 - Verse 10
2:06 - Verse 11
2:21 - Verse 12
2:34 - Verse 13
2:47 - Verse 14
2:53 - Verse 15
3:02 - Verse 16
3:10 - Verse 17
3:22 - Verse 18
3:34 - Verse 19
3:44 - Verse 20
3:53 - Verse 21
4:04 - Verse 22
4:13 - Verse 23
4:24 - Verse 24
4:37 - Verse 25
4:42 - Verse 26
4:51 - Verse 27
4:57 - Verse 28
3:12 - Endscreen
LISTEN TO LUGANDA HYMNS:
[ Ссылка ]
SUBSCRIBE HERE:
[ Ссылка ]
Eno ye Baibuli Y'oluganda era Ekitabo Ekitukuvu so go ahead and Download Books and also get Online Courses through listening to this Luganda Bible Audio. Eno ye Endagaano Enkadde ebategekeddwa Israel Musaasizi.
In case you are looking for a Luganda Bible or maybe listen to an online bible audio in the Luganda language, follow this online bible school with all the Luganda bible books.
These Online Bible caurses are very clear and easy to learn from if you understand the Luganda Language.
SHARE THIS VIDEO:
[ Ссылка ]
VISIT OUR WEBSITE:
[ Ссылка ]
CHANNEL ID:
UCNTCeZ7uD7yIIm0zPWEvDyw
#lugandabible #dramatizedaudiobible #holybible
Ещё видео!