Omubaka wa Nyendo - Mukungwe era nga Kaamiisona wa Palamenti Mathias Mpuuga aweze okufaafaagana n'abo abaagala okumwonoonera erinnya. Mpuuga, abadde ku mukolo ogwokwebaza Katonda olw'ebirungi byamukoledde asabye ne bannabyabufuzi banne okukomya enkola eyokutyoboolagana. Omukolo guno gwetabiddwako ababaka ba Palamenti okuva mu NUP ne NRM. #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!