ABA tiimu y’essaza lya Buddu baaubye dda enkambi e Kampala nga bongera okwetegekera okuzannya ne Buwekula mu final y’amasaza eneebeerawo ku Lwomukaaga ku St. Mary’s Stadium e Kitende. Aba Buddu ekibanguyizza okutuuka e Kampala baagala kwewala ensobi ze bazze bakola mu ntegeka ne zibalemesa okuwangula #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!