Kooti yamaggye ekalize munnamateeka Eron Kizza ku kibonerezo kya myezi mwenda mu komera ng’ono bamulanze kuyisa lugaayu mu kooti.Kiiza okusibwa kiddiridde okwemulugunya ng’aganiddwa okutuula ku ntebe ey’omumaaso nga bannamateeka banne ababade bagenze okuwolereza Dr Kizza Besigye ne munne Obeid Lutale.Ono kati asinzikiddwa mu komera e Kitalya gyaba akolera ekibonerezo kino.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit [ Ссылка ]
Follow us on Twitter [ Ссылка ]
Like our Facebook page [ Ссылка ]
Ещё видео!