Abatuuze b’e Kaleerwe mu Kibe zone mu muluka gwa Makerere111 mu ggombolola ye Kawempe bennyamidde olw’obukyafu obweyongera mu kitundu kyabwe nga buva ku kasasiro asusse mu bantu. Ssentebe waabwe Sulaiman Busuulwa agamba bagezezzaako okwekubira enduulu ku ggombolola y’ekawempe naye bigaanye. Wabula meeya wa Kawempe Emmanuel Sserunjoji abagumizza.
#KTVUpdates #AMALINDIRIRE
Ещё видео!